Abasirikale ba LDP 2610 bafulumuziddwa

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Nabadde Labwordong, mu Disutlikiti y’e Agago, ku mukolo gw’okufulumya abasirikale ba LDP 2,610. Naliyo emyaka egiwerako egiyise nga wafaanana bulala. Ndi musanyufu nti abakulu mu maggye bajjukira okuzuukusa ekifo kino nebateekayo ettendekero nga kino kyamugaso eri ebyokwerinda.”

Leave a Reply