Kitalo!
Abantu 4 bebakasiddwa okuba nga bafudde mu Disitulikiti y’e Bukwo nga kubano kuliko abasirikake ba Uganda Police Force 2 ababadde begenze okukwata agambibwa okusobya ku mwana atanetuuka.
Kigambibwa nti abantu batabuse nebatematema abasirikale banaabwe abazze okubataasa nebakubako babiri amasasi agabatiddewo.