Abasirikale ba Uganda Police Force 773 bebakuziddwa mu maddaala ag’enjawulo okuli; Assitant Inspector General of Police, Commissioner of Police ne Superintendent of Police nga mubano mwemuli n’omwogezi wa Poliisi CP Fred Enanga akuziddwa okutuuka ku ddaala lya SCP.
Abasirikale ba Poliisi 773 bakuziddwa okuli ne Enanga
