Ekyabadde mu Katale k’ewa Kisekka nga Poliisi n’Amagye bagezaako okukkakkanya abasuubuzi abaabadde bataamye obugo olw’okuzimba akatale kaabwe akasoobo.
Abasuubuzi bagamba nti abazimba akatale kaabwe bakola mpola nnyo ate babagamba okuggyako ekibaati wakiri batandike okukola naye tebakkiriza ekintu eky’abaggye mu mbeera ne batandika okwekalakaasa.