Abatuuze bookezza emotoka y’abappunta e Luweero

Abatuuze ku kyalo Nsanvu Kibula, mu DIsitulikiti y’e Luwero olunaku lweggulo bavudde mu mbeera nebookya emotoka yabapunta abaleeteddwa okukuba ettaka.
Abappunta babakubye mizibu nga babalaga okubba ettaka lyabatuuze wabaula Abappunta bategeezezza nti kino tebakimanyiiko nga bbo babapatanye kugenda kukuba ttaka eryabaddeko enkayaana okusobola okwerula ensalo.
Leave a Reply