Abatuuze e Bugweri batabuse lwabutabaliyirira ku ttaka

Abatuuze abawangalira mu Ggombolola y’e Bulanku ne Mukuutu mu Disitulikiti y’e Bugweri wamu nabo Ggombolola y’e Buwunga mu Disitulikiti y’e Bugiri batabukidde aba Kkampuni ya Qiul Company olwokutandika okusima ddlam mu ttaka lyabwe wabula nga tebanabaliyirira.
Wabula ye RDC wa Disitulikiti y’e Bugweri Janat Billy Mulindwa agumizza abatuuze nti bajja kubasasula.
Bya Willy Kadaama
Leave a Reply