Poliisi e Iganga ewaliriziddwa okukozesa omukka ogubalagala okusobola okukkakanya abatuuze abakedde okwekalakaasa olw’enguudo embi mu ttawuni y’e Iganga okugeza ng’oluguudo lwa Ssaza olugenda ku kitebe kya Disitulikiti.
Abatuuze e Iganga bakedde kwekalakaasa lwanguudo mbi
