Abatuuze e Kavule basuulidde munaabwe omulambo

Abatuuze ku Kyalo Kavule ku luguudo lwa Ssemuto mu Gombe Division Nansana Municipality mu Disitulikiti y’e Wakiso ababadde bataamye obugo basitudde omulambo gwa munaabwe Kisero John eyafudde nebagutwala mu maka g’omugagga ku Kyalo kino era Blocker w’ettaka Godfrey Mayende nga bamulumiriza nti ye ne Ssentebe w’Ekyalo kino Ronnie Bulime Ssenoga bakakana ku mugenzi nebamukuba bubi nyo era nebamusiba ne mu kkomera gyafiiridde nga baagala okumubbako Ettaka lye.

Leave a Reply