Abavubuka abagamba nti Bannakibiina kya National Resistance Movement – NRM mu mambuka ga Yuganda bagobye abakulembeze b’ekibiina okuli amyuuka Ssaabawandiisi RIchard Todwong ne Sam Engola nga bagamba bano babalemesa okulaba Pulezidenti
Yoweri Kaguta Museveni
.