Abavubuka abawerako abagamba nti bawagizi b’ekibiina kya National Resistance Movement – NRM balumbye ekitebe kya America e Nsambya nga balaga obutali bumativu bwabwe nga bagamba nti eggwanga lya America lyerireese obutabanguko ku lukalu lw’Omuddugavu.