Nga Bannakibiina kya National Unity Platform – NUP betegekera okutongoza manifesto yaaber ku kisaawe ky’e Kakyeeka mu kibuga Mbarara, Abavubuka abagamba nti Bannakibiina kya National Resistance Movement – NRM bavuddeyo nebeyiwa ku nguudo n’ebipande ebigamba nti Mbarara ya Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni teri muntu mulala alina kugendayo.