Abavuganya ku bwa Pulezidenti bonna balabiseeko mu debate.

FB_IMG_1455393330069

Okukubagamya ebirowoozo ku katuuti kamu kw’abeesimbyewo ku bukulembeze bwe ggwanga kugenda butooke era nga bonna ku luno balabiseeko ne Pulezidenti Museveni ataasobola kulabika alabiseeko.

Ate ye Joseph Mabiriizi atuuse kikeerezi mu nteekateeka eno.

FB_IMG_1455393319022

Wabula ate mu kutandika Pulezidenti Museveni asoose kukwatako mu ngalo z’abamuvuganya era mu kutandika n’agamba nti ku luli yali wala.

FB_IMG_1455393339257

Leave a Reply