Omubaka Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM owa Kasambya County David Kabanda avuddeyo ku mukutu gwa Twitter; “Olwaleero lunzijukiza olunaku Hon Jeje Abubakar Odongo ne SSP Emilian Kayima lwebaswazibwa abawagizi ba National Unity Platform – NUP nga babagoba mu kuziika kw’omugenzi ASP Muhammad Kirumira (R.I.P) e Mpambiire mu Disitulikiti y’e Mpigi.” Abaffe NUP yaliwo mu 2018?