Abawagizi ba Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP era Omubaka akiikirira Kawempe North mu Palamenti Hon. Ssegiriinya Muhammad aka Mr Updates bakedde kusoma dduwa okugonza emitima gyabo abamusiba ne Mubaka munne Hon. Ssewanyana Allan babayimbule.
Abawagizi ba Ssegiriinya basomye edduwa
