Abawagizi b’Ababaka Bannakibiina kya National Resistance Movement – NRM 3 okuli Cissy Namujju Dionizia, Paul Akamba ne Yusuf Mutembuli bakedde kweyiwa ku Kkooti ewozesa abalyake nga bano bakomezeddwawo olunaku olwaleero okusaba okweyimirirwa ku misango gy’obulyake.
Bya Christina Nabatanzi