Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Abo bonna abawakanya ddiiru y’emmwaanyi, beebo abataagaliza Afirika kukulaakulana yadde. Ndi mwetegefu okutuula n’abalimi b’emmwaanyi twogere. Bwemuba mwagala kuzongerako mutindo nja kubawagira, naye bwemuba mwagala kubeera baddu sijja kubawagira.”