Kitalo! 4 bafiiridde mu kabenje ku lw’e Jinja
26 — 10Loole yamafuta endala egudde e Kabale
26 — 10Ku Ssetendekero wa Nkumba olwaleero abayizi 1644 bebatikiddwa ddigiri mu masomo agenjawulo ku matikkira ag’omulundi ogwe 26 era nga bano kubaddeko aba PHD, Masters, Ddigiti ne Dipuliima. Omukolo gukulembeddwamu Prof. Emmanuel Katongole ngono ye Ssenkulu w’ettendekero lino.
Abayizi bakubiriziddwa okuteeka byebasomye munkola. Amatikkira gabadde ku Ssetendekero lye Nkumba erisangibwa e Nkumba mu Katabi Town Council.
Bya Shanitah Nabwabye e Entebe
#ffemmwemmweffe