Abayizi 9 bebakakasiddwa nga battikibwa embuto mu myezi mwenda egiyise ku ssomero lya Hima Public Primary School e Kasese.
Okusnziira ku batwala ‘Town Coucil’ y’e Hima, emisango 9 egimanyiddwa
gyegyokka agyawandiikibwa okuva ku ssomero lino so nga kisoboka okuba
nti omuwendo gukirako, olw’abaana abayinza okuba nga baafuna embuto
nebaabulira essomero nga tezinnalabika.