Abayizi bafiiridde mu muliro ogukutte ekisulo

Eyo mu ttumbi ng’abayizi beebase, abantu ab’ettima baabasibidde munda mu kisulo, ne balyoka bakikumako omuliro ne kiteta.
Ekisulo ky’abalenzi kyabaddemu abaana 50. Ku bano mwenda baayidde ne basiriira ate abalala munaana baayidde nnyo, bajjanjabirwa Kitovu – Masaka ne Kalisizo mu Kyotera.

 

 

Leave a Reply