Abazigu balumbye Sseminaaliyo y’e Nswanjere

Ssaabasumba w’essaza ekkulu erya Kampala Paul Ssemogerere avuddeyo nalangirira ennaku ssatu ez’okusaba n’okwegayirira Omutonzi olw’obulumbaganyi obwakoleddwa ku Sseminaaliyo y’e Nswanjere.
Abatamanyangamba abatanategeerekeka baalumbye Sseminaaliyo eno okukakana nga balumizza omussaaserdooti wamu ne Bulaaza ssaako n’okwonoona Taabenankulo nga yakuddamu kutereezebwa.
Leave a Reply