Ab’e Bunyoro mwebale kutwagala – Bobi Wine

Omukulembeze wa National Unity Platform Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Okuva e Kikuube, twayise mu Kibuga Hoima n’ebibuga ebirala. Obumu nobuwagizi bwemwatulaze bwabadde bw’amaanyi era nga buwa essuubi. Kyeyoleka lwatu nti omulembe guno gukooye okunyigirizibwa era nina essuubi nti gujja kununula Eggwanga lino gulifuula eryeyagaza emirembe n’emirembe. Bano baagala kisinga.
Mwebale muno, abaana ba Bunyoro. Ddala muli bazzukulu ba Kabalega.”
Leave a Reply