Ab’e Mpologoma batabukidde ayagala okubabbako ettaka

Bazzukulu ba Namuguzi abeddira Mpologoma olunaku lweggulo bakedde kusimba lusuku ku ttaka ly’ekiggwa ky’Ekika eriweza square mile 1 ku butaka e Lwadda, Matugga mu Disitulikiti y’e Wakiso nga lino lyasendebwa omuntu atategeerekeka nga tebategezeddwa.
Bano basabye Buganda Land Board okubawa ekyapa kyabwe basobole okubeera nobwannanyini obwenkomeredde.
Leave a Reply