Abebyokwerinda bamenye nebayingira ekitebe kyaffe – NUP

Omwogezi w’Ekibiina kya National Unity Platform Joel Ssenyonyi avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda bwebagobye abakozi bonna ku Kitebe ku Kavule wamu ne ku ssomero e Kamwokya noluvannyuma nebamenya nebayingira. Ono ategeezeza nti bandiba nekigendererwa okyokuteekayo ebintu noluvannyuma babibasibeko.
Leave a Reply