Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Mpulidde nti waliwo abantu abamu abagamba nti Jacob Oulanyah yattibwa, bakikozesa nga akakisa okuzannya ebyobufuzi. Uganda Police Force ebanoonye. Oulanyah yafiiridde mu ddwaliro eryesigika, omuntu omuyivu okuvaayo nagamba nti bamusse aba alimba.
Tetusobola kumukungubagira nga waliwo abantu aboogera ebyo.”