Bannakibiina kya National Unity Platform okuli; Achilleo Kivumbi, Gadafi Mugumya ne Grace Wakabi Smart basimbiddwa mu Kkooti e Masaka navunaanibwa omusango gwobubbi nga bakozesa eryanyi wamu nga bakozesa ejjambiya. Bano bavunaaniddwa okubba emitwalo 20 wamu ne sweater eyakiragala.
Babasindise ku alimanda mu kkomera e Masaka okutuusa mu March 2025.