Joseph Sserugo 38, agambibwa okuba nti yabadde agezaako okuttemula omubaka wa Pulezidenti owa Disitulikiti y’e Masindi Rose Kirabira mu offiisi ye akwatoddwa.
Kigambibwa nti ono yefudde omusigansimbi okuva e Kampala okuyingira offiisi ya RDC nakambe nga ayagala okumutta.