Agambibwa okutta mukazi we ne muganda we asindikiddwa ku alimanda

Omulamuzi w’eddaala erisooka mu Kkooti e Kasese asindise ku alimanda omusajja ow’emyaka 44 mu kkomera e Mubuku okutuusa nga 11 November 2023 ku bigambibwa nti yatta mukazi we ne muganda we mu Ggombolola y’e Kisinga mu Disitulikiti ey’e Kasese.
Okusinzira ku mulamuzi wa Kkooti eno, Nyakana Allan kkooti terina buyinza kuwulira musango guno kwekumusindika ku alimanda nga bwebategeka okumusindika mu Kkooti Enkulu.

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

Omubaka akiikirira Nyendo Mukungwe, Munnakibiina kya National Unity Platform Mathias Mpuuga Nsamba, asabye Palalmenti olukusa okugenda mu luwummula okutuusa wiiki ejja okuleeta ennongoosereza  mu Ssemateeka, nga zino zekuusa ku byokulonda omuli; okutondawo olukiiko olwa waggulu  olukubirizibwa omumyuka wa Pulezidenti n'okukendeeza ku muwendo gw'Ababaka ba Palamenti.
#ffemmwemmweffe

Omubaka akiikirira Nyendo Mukungwe, Munnakibiina kya National Unity Platform Mathias Mpuuga Nsamba, asabye Palalmenti olukusa okugenda mu luwummula okutuusa wiiki ejja okuleeta ennongoosereza mu Ssemateeka, nga zino zekuusa ku byokulonda omuli; okutondawo olukiiko olwa waggulu olukubirizibwa omumyuka wa Pulezidenti n`okukendeeza ku muwendo gw`Ababaka ba Palamenti.
#ffemmwemmweffe
...

45 1 instagram icon
Kitalo!
Eyaliko Omubaka wa Palamenti akiikirira Amuria County, Munnamawulire eyawummula Onapito Ekomoloit afudde.
#ffemmwemmweffe

Kitalo!
Eyaliko Omubaka wa Palamenti akiikirira Amuria County, Munnamawulire eyawummula Onapito Ekomoloit afudde.
#ffemmwemmweffe
...

12 2 instagram icon
Omukulu akoze atya ate?!

Omukulu akoze atya ate?! ...

30 4 instagram icon