Abantu abakozesa ettaawo ly’e Bweyogerere basimattuse okufa oluvannyuma lwa lukululana okulemerera omugoba waayo neyerindiggula ennume y’ekigwo. Wabula tewali muntu n’omu afudde.
Akabenje kagudde ku ttaawo ly’e Bweyogerere