Akabenje kasse omu 4 bapookya – Namayingo

Omwana omu afiiriddewo ate abalala bataano nebabuukayo n’ebisago lwa kabenje. 

Kigambibwa nti omugoba wa mmotoka kika kya Canter emulemeredde n’eva ku luguudo n’etomera enju ebadde okumpi n’oluguudo okkakkana nga omulenzi Kyabakadde afiiriddewo. Wano abatuuze webaviiridde mu mbeera emmotoka nebagikumako omuliro

Bino bibadde ku kyalo Lufudu mu ggombolola y’e Mutumba ekisangibwa mu Disitulikiti y’e Namayingo..

 

Leave a Reply