Olwaleero akakiiko k’ebyokulonda mu ggwanga era kagobye abantu babiri,omubadde Simba Erisha ne George nga tebalina bisaanyizo bibasobozesa kuggyayo mpapula okuvuganya ku Ntebe y’eggwanga mu Kalulu akabindabinda aka 2016.
Wabula bano bagamba bagamba nti akakiiko k’ebyokulonda ke kabalemesezza.