Akakiiko k’ebyokulonda kamaze okwekeneenya emikono NRM gyeyawaayo

Akakiiko k’ebyokulonda aka Electoral Commission Uganda kavuddeyo nekategeeza nga Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni akwatiddwa National Resistance Movement – NRM bendera ku kifo ky’obwa Pulezidenti nga bwekamaze okwekeneenya emikono gyeyawaayo era negikakasibwa. Bbo abalala emikono gyebawaayo gikyekeneenyezebwa.
Leave a Reply