Nancy Kalembe: “Akalulu kano kalagiddewo obutali bwenkanya. Omu ku ffe akozesa ebintu bya Gavumenti n’ensimbi okwetoloola eggwanga lyonna nasuubiza abantu ebintu bingi. Ezo ssente zamuwi wa musolo. Bafulumya ssente buli lunaku eri ebitongole eby’enjawulo buli lunaku nebaleka buli omu mubwavu. Zino ssente zamuwi wa musolo.”