Alumyeko mukyala we okutu – Wakiso

Waliwo omusajja wa myaka 26 nga ye Amos Tukundane akkidde mukyala we n’amulumako okutu ku kyalo Jjokelera ekisangibwa mu tawuni Kkanso y’e Kasangati mu Disitulikiti y’e Wakiso. 

Tukundane okukola bino Kiddiridde okulwanagana ne mukyala we ekiro era okukkakkana nga okutu kwa mukyala we Agnes Mugabiro mmye.

Omu ku beerabiddeko n’agage nga ye Sarah Byandaala avuddeyo n’ategeeza nti okulwanagana kuno kutandise oluvannyuma lwa Tukundane okugaana okugenda ne mukyala we awaka nga amukimye , Wabula Tukundane olutuuse awaka olutalo nerutandika

 

Leave a Reply