Amasanyalaze getwaguze ebweru ga 13000 ogwa ddoola – Tayebwa

Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa avuddeyo nategeeza bwebamutegeezezaako nga ebbibiro ly’amasanyalaze erya Isimba unit 3 bweziteerezeddwa nga kati zikola bulungi nga kati lifulumya mega watisi 137. Ono agamba nti amasanyalaze agaguliddwa ebweru w’eggwanga mu kaseera Isimba weyaviiriddeko ga ddoola $13,000 zokka.

Leave a Reply