Amasomero teganaba kuggulawo gonna – PS

AMASOMERO TEGANABA KUGGULWAWO GONNA;
Omuwandiisi ow’enkalakkalira mu Ministry of Education and Sports UgandaPatrick Muinda avuddeyo nasambajja ebibadde bitambuzibwa ku ‘social media’ nti Gavumenti eteekateeka okuggulawo amasomero n’amatendekero gonna omwezi ogujja.
Minisitule egamba nti yafulumya enteekateeka z’okuggulawo amasomero n’amatendekero negiwa abagakulira nga 9-Feb-2021.
Government Citizen Interaction Centre
Leave a Reply