Amataba gasazeeko enguudo eziwerako e Karamoja era nga mu kaseera kano aka #COVID-19 abantu ababeera mu bitundu bino bandisanga obuzibu okufuna ekyokuzza eri omumwa ate nga naabo abandibayambye bandiremererwa okubatuusaako obuyambi.
📸 Uganda Red Cross Society