Amataba gazeemu e Kasese

Mu Disitulikiti y’e Kasese mu Gombolola y’e Maliba, embeera yeralikiriza oluvannyuma lw’enkuba eyatonnye olunaku lw’eggulo nereetawo okubumbulukuka kw’ettaka wamu n’amataba ekireetedde okuddukira mu nkambi mu Masomero agalinanyeewo wamu n’ekkanisa.

Leave a Reply