Ekibiina kya Forum for Democratic Change – FDC kivuddeyo olunaku olwaleero nekiyozaayozezza abaaliko Bannakibiina wabula oluvannyuma nebasala ekerejje nebeyunga ku National Resistance Movement – NRM okuli; Sipiika Anitah Among Annet n’omumyuuka we Thomas Tayebwa olw’ekkula lyebatuuseeko.