Amuriat ne banne balagiddwa okusasula obukadde 30 ezobuliwo okuyimbulwa ku kakalu ka Kkooti

Pulezidenti wa Forum for Democratic Change Eng. Patrick Oboi Amuriat, Hon. Joan Alobo Acom, Hon. Jonathan Ebwalu, Sam Acaitum, Sylus Emesu, ne Agalamu Albert basimbiddwa mu maaso g’omulamuzi wa Kkooti y’e Soroti ngabayita ‘Video Conference’.
Amuriate ne banne basindikibwa ku alimanda mu Kkomera lya Soroti Government Prison okutuusa olwaleero.
Omulamuzi abawadde akakkwakulizo kakusasula ensimbi obukadde 32 ezakakalu ka Kkooti okusobola okuyimbulwa.
Leave a Reply