Omumyuka wa RDC e Jinja, Eric Sakwa awuniikirizza abantu bw’avuddeyo n’ayogera ku katuuti mu lukungaana olutegekeddwa Besigye.
Sakwa agamba nti omuntu yenna waddembe okusisinkana abawagizibe era n’ayogera nabo.
Era mu lukungaana luno, Besigye mweyagambidde nti obukulembeze obuliko buli mu nnaku zaabwo ezisembayo.