Eddy Kenzo; “Wabula abafere muli bazibu Abatuyita ba beggars, bafulumila mu government budget every year, ate bafuna noomusaala monthly ela tebazigaanangako. Lwaki temuzigabila amalwaliro oba amasomero.
Enyindo bwojinyigiriza enyo!!
Banange mutuleke tulwanirire omulimu gwafe other wise tugenda yingira mu Politics’s wamwe direct.
Mutuleke tutereze music omulimu mwagwonoona because mwaguyingizaamu eby’obufuzi fenna tunalya ku Politics?
Mwe emisaala mujifuna mu government yeemu gyemuwoza nti mulwanyisa.
We are fighting for copyright and all rights for musicians ate mwe muwoza beggars, beggars how?
Enough is enough.”
Abaffe obubaka bwa Bobi Wine eri bannabitone abalala bwabadde bunyiiza oba bwabadde buzibu kutegeera? Abaffe ttiimu y’abayimbi eri mu Federation ne Bobi Wine balwanirira kintu kyekimu tteeka lya copy right oba bali basindika kkuggyawo mulala?!
Etteeka lino bweriggwa neriyisibwa nadisuubidde nti liyamba bonna.
Hon. Kiyaga Hilary aka Dr Hilderman eyakulemberamu etteeka lino waali era yasindikibwa okulondoola enongosereza mu bbago lya copy right, mu kaseera kano twandisuubidde nti abayimbi bali badde bakubaganya birowoozo ku kiki ekirina okwongerwa mu tteeka lino okusinga okuneneŋŋana!