Omubaka w’ekibiina kya NRM owa Bunyole West Eng. James Waluswaka awadde Bannayuganda amagezi abalaba nti emisolo Gavumenti gyeyataddewo gibanyigiriza era nga basanga obuzibu okugisasula bagende baffe kuba Uganda tejja kubeerawo ku kwewola nakusabiriza buyambi.