Atomedde ekifunvu ng’avuga Ppiki n’akalirawo – Tirinyi

Ow’emyaka 25 afiiridde mu kabenje ku luguudo oluva e Mbale okudda e Tirinyi.

Akulira Police y’ebidduka mu Disitulikiti y’e Budaka Ane Iromu agambye nti omugenzi atannategeerekeka mamnya abadde avuga ppiki UDA 520Q ng’ ava Tirinyi naye ow’emmotoka amukubyemu amataala n’atomera ekifunvu n’akalirawo.

Leave a Reply