Abateesiteesi b’omwoleso gw’ebyobulimi e Jinja basattira.
Abateesiteesi b’omwoleso gw’ebyobulimi e Jinja ku Source of the Nile basattira lwakuba nti abantu tebagujjumbidde. Omwoleso guno gutandise leero naye mbu n’emidaala egimu gikyali Mukazi, so nga ate Pulezidenti Museveni waakuguggulawo mu butongole enkya.
Enkola ya Digital yaakugenda mu maaso – UCC.
Omulamuzi mu kooti e Mengo asazizaamu ebyasalibwawo omulamuzi Kagoda okuzzaayo TV ku Analog. Omulamuzi Natukunda asinzidde ku kusaba kwa Bannamateeka ba UCC, abaasaba ekiragiro kisazibwemu, era omulamuzi kyakoze.
Abantu 44 bakubiddwa Bbomu e Nigeria nebafiirawo
Kikangabwa e Nigeria, abantu 44 bakubiddwa Bbomu era nebafiirawo. Abantu bano abamu babadde mu kirabo kya mmere ate abalala mu muzikiti.
Besigye asambazze ebyogerwa nti yagamba taddamu kwesimbawo.
Eyali ko Pulezidenti wa FDC col Dr Kiiza Besigye asambazze ebyogerwa nti yagamba taddamu kwesimbawo. Ye akakasizza nti yagamba okujjako aga electoral reforms zireeteddwa.
POLICE DRIVER STEALS FUEL
As you read this story the hunter is hunted. Police is hunting for its own male driver names withheld for investigations purposes to substantiate on allegations that he has been selling police fuel each time he is assigned duty with a police Bus. This after a police Bus registration number UP 2320 was photographed draining […]
Kiyimba agenze mu Kkanisa za balokole kumusabira.
Ssentebe w’eggombolola y’e Nsangi Hajji Kiyimba agenze mu Kkanisa za balokole kumusabira anti Muzaata yamugoba e Kibuli, luno jjo lya balamu mu kusabira Omugenzi Hajji Hassan Kirya. bamusabidde awone ebyo ebyamwogerwako Muzaata.
Mbabazi agugumbudde police lwa kuggalira bawagizi be
Amama Mbabazi agugumbudde ekitongole kya police lwa kuggalira bawagizi be. Ayongeddeko nti okwambala T-shirt simusango. Agamba nti police teyita weyandikomye.
NRM Youth Demonstrate against Mbabazi In Kampala
A group of NRM members have held a peaceful demonstration on Kampala Streets expressing their support to President Yoweri Museveni in the 2016 polls. While as kampala is a no go area for any form of demonstrations including peaceful one’s, this group of about 30 youth have walked through the city center to NRM secretariat located on plot 48 Kyadodo road […]
Huawei Launches Smart Phone P8
Huawei has launched its latest smart phone P8 in Johannesburg, South Africa in a series of activities expected to culminate in its launch in Ugandan on July 15th, 2015 Johannesburg is the latest stop in a worldwide tour that has included stops in Bangkok, Singapore, New York and London, with newly appointed GM of Huawei […]