Mbabazi awakannyizza ebya Kadaga mbu alina omukyala gwaleese okumwesimbako.

Kooti esindise ekiwandiiko ki bakuntumye eri Elias Lukwago ne Dr. Besigye

Kooti y’eddaala erisooka e Makindye, esindise ekiwandaiiko ki bakuntumye eri Elias Lukwago ne Rt. Col. kiiza Besigye,oluvannyuma lw’obutalabikako mu kooti ku misango eggyabaggulwa olw’okukuba olukunngaana olutali mu mateeka.

Mbabazi ayogeddeko eri Bannamawulire omulundi ogusoose bukya alangirira kwesimbawo.

Kyaddaaki Amama Mbabazi mu butongole ayogeddeko eri Bannamawulire omulundi ogusoose bukya avaayo okulangirira okwesimbawo ku Ntebe y’eggwanga 2016. Bwatyo era alabise butereevu ku Ntv.

Abagabi B’obutwa beeriisa nkuuli e Mpigi

E Mpigi ku kyalo Kituntu, abagabi B’obutwa beeriisa nkuuli era nga kati kizibu abantu okulya akantu okuva ewa Mulirwana. Kino kiddiridde enkyukwe eyakubye ekitundu, famire ya bantu 7, yaweebwa obutwa, omwana ow’omwaka ogumu n’ekitundu okufiirawo.

Nnaabagereka Sylivia Nagginda akyaza Mukyala wa Tonney Blaire enkya ya leero.

Enkya ya leero zinaagenda okuwera essaawa essatu nga Katikkiro Mayega ayaniriza omugenyi wa Maama Nnaabagereka, Sherry Blaire, mukyala wa eyaliko Ssaabaminisita wa Bungereza Tonney Blaire.

Ekyalo Bbulawayo e Zimbabwe, omusajja awasa omukazi omu.

Ekyalo Bbulawayo e Zimbabwe ekikambwe nga omusajja awasa omukazi omu yekka era nga omusajja Ono bw’afunayo omukazi omulala, ebitundu bye ebyekyama bibula(omusajja). Okwo kunigga

Thenga Thenga thengeta, Ekiggunda 28 days to go

Kkiriza oba gaana kyo Ekiggunda kiraze obubonero nti kisembedde anti Kati tegukyawera mweri, Just 28 days to Gooooooo e Nakivubo 02  August

Ab’ebugwere babinuka masejjere olw’omukulembeze waabwe okuweza emyaka 2 ku Ntebe.

Abantu b’e Bugwere babinuka masejjere olw’omukulembeze waabwe Iku Mbaaya okuweza emyaka 2 ku Ntebe y’obukulembeze bw’ennono era emikolo giri mu Budaka, Era wano Pulezidenti Museveni yaagenda okuba omugenyi omukugu.

Ekitongole kya NSSSF kigenda kuzimba amayumba ga buwumbi 40.

Ekitongole kya NSSSF kiraze enteeteeka zaakyo nga kigenda kuzimba amayumba ga buwumbi 40. Amayumba gano gagenda kuba ga business era nga gaakutunda nda.

Women & Girls Inheritance Rights Most Abused.

Officials at the Uganda Land Alliance and the judiciary are concern that land wrangles and evictions remain a daily challenge despite multisectoral efforts to curb the mischief. Such has been attributed to culture, tradition versus the little know legal system and land rights For example the mortgage act and land act are clear documents meant […]