Police esuubizza okuwa Mukyala wa Mbabazi obukuumi obumala
Police esuubizza okuwa Mukyala wa Amama Mbabazi Jackline Mbabazi obukuumi obumala oluvannyuma lw’okutiisibwatiisibwa abantu abatannategeerekeka, okusuubiza okubba abaana be ate oluvannyuma babatte. Omwogezi wa police Fred enanga asinzidde ku kiwandiiko ekyabaweereddwa Mukyala wa Mbabazi.
2 people knocked dead by a Taxi
2 people have been knocked dead by a Taxi along Mityana-Mubende Highway. These people have travelling from Mityana after attending a crusade using a bicycle
KCCA eraze enguudo ez’okukolebwa mu kwetegekera okukyala kwa Paapa
Kampala Capital City Authority eraze enguudo mu Kampala ezirina okukolebwa olwo Paapa asange ekibuga nga kitekena.
Musomese abaana Quran- Nadduli
Ssentebe wa Disitulikiti ya Luweero, Hajji Nadduli akubirizza abazadde okusomesa abaana ekitabo ekitukuvu – Quran. Yabadde ku mpaka za baana ez’okusoma Quran ku Rashid Islamic primary school mu Wobulenzi.
Donate Blood To Save Lives.
Whitelines Education Services Limited, Uganda’s leading school travel company and Rainbow International School Uganda have conducted a blood donation drive in Kampala,in an effort to increase the volume of blood at Nakasero Blood Bank. The blood donation drive has been onging at the School. This is an annual event aimed at addressing the shortage of […]
Fortportal Waste Plant grounded
The plant was setup in 2009 at kitere west Davision Fort portal Municipality is also used to produce organic manure for agriculture but as you read this Fortportal municipal authorities are sunk into a huge failure to maintain the Plant . The waste plant was handed over to Fort portal municipal council after a year […]
Abantu abasoba mu 500 balumiziddwa lwa kwokyebwa Muliro e Taiwan!
Nabbambula w’omuliro abaluseewo mu Taiwan mu kitundu kya Taipei webazannyira emizannyo. Era abantu abali eyo mu 500 balumiziddwa wabula okusinga abantu 180 bebasinze okukosebwa.
Malaria Fever outbreak in North worries Mp Anywa.
Malaria Fever outbreak in North worries Mp Beatrice Anywa after discovering that over 30 children died of it last month. She says that Areas of Lamo, Kitgum, Gulu and others are suffering a lot of Malaria Fever.
Gasimbagane ne Bannamawulire pulogulaamu gy’otalina kusubwa.
Wano ku Luboggola Simba Saturday eba nka nga Bannamawulire basunsula ebibadde mu mawulire, naddala ebyo ebikwata ku muntu wa bulijjo. Awonno Kibazo, Muwanga Kivumbi, Aisha Kabanda n’abalala baatandise dda!!!!!