Akulira ababbi ba Piki yeetuze
Abadde akulira ababbi ba Piki piki e Tororo yeetugidde mu nju ya Mulirwana. Owere Yawerino myaka 37 yalabye poliisi ezze okumunona n’addukira mu nju ya Mulirwana neyeetugira omwo . Bino bibadde Tororo – Eastern Uganda.
Omar El – Bashir akwatibwe
Kkooti y’ensi yonna eragidde Gavumenti ya South Africa ekwate pulezidenti wa Sudan Umar El – Bashir avunaanibwe. nt kubanga kooti yamwetaaga dda era wetwogerera bino nga Bashir ali South Africa mu lukungaana lw’abakulembeze ba Africa bonna.
Nabbambula w’omuliro ayokezza ekisulo
Nabbambula w’omuliro ayokezza ekisulo ky’ssomero lya Highway ss Mubende,eky’abalenzi era ebintu byabaana bya bukadde bisirikidde mu muliro. okusinga ekisulo ky’abaana abalenzi s.3, s.4, ne s.6 byebikoseddwa.
President M7 congratulates Queen Elizabeth on 89th birthday
President Yoweri Museveni has congratulated Queen Elizabeth and the people of the United Kingdom upon her 89th birthday noting that the Queen’s 63 years of dignified and visionary leadership, has seen the Commonwealth that was formed in 1949, grow not only as a big family of 53 member states but also registered success in overcoming […]
Museveni is too Weak says FDC Mugisha Muntu
FDC president Retired. Gen Mugisha Muntu has described president Museveni as very vulnerable, fragile and he is to fail with FDC and Democratic alliance. Muntu who has been speaking to the press at the ongoing FDC delegates conference where party elections are ongoing has said that President Museveni has been sawing bad and that just […]
Omuwanguzi wa Neeyimbirabyange ajaganya
Kamusungusungu, Kitokose si kisaanikire wano ku Luboggola nga Omuwanguzi wa Neeyimbira byange wa 2015 Mwesigwa Joel – Muchuzi akwasibwa ekyuma kye ekipya ttuku. era n’abalala abaatuuka ku Final baweereddwa ebirabo!
Abakulembeze ba Africa Bonna baakwevumba akafubo.
Abakulembeze ba Amawanga gonna agali ku lukalu lw’Africa baakwevumba akafubo okukubaganya ebirowoozo ku nsonga z’ensi zaabwe nga n’ensonga za Burundi emu ku zo. baakutuula mu kibuga Johansburg e South Africa.
Ttabamiruka wa FDC e Lugogo
Ttabamiruka w’ekibiina kya FDC alimu n’okulonda ebifo ebimu eby’obukulembeze eby’enjawulo, agenda mu maaso wali mu UMA show ground e Lugogo.
MP Nabila withdraws candidature .
Kampala woman MP Nagayi Nabila Ssempala has pulled out of the FDC secretary general race just a few hours to the election. Nabila had declared her pull out this morning at Speke hotel in kampala citing serious irregularities in the ongoing party grass root elections. “ I don’t have faith in the entire electoral process, […]