Omusajja ku kyalo Nawansanso ekiri mu gombolola ye Kitayunjwa mu disitulikiti ye Kamuli akubye katabani ke ak’omwaka gumu n’ekitundu emiggo emiyitirivu oluvannyuma n’akookya n’ekidomola nekafa lwakukalanga kufuka ku buliri.
Wetwogerera ng’omusajja ono ow’emyaka 24 police ye Kamuli emugombyemu obwala era atemeza mabega wa mitayimbwa.