Ba Crime Preventers batiisatiisa kutwala kitundu ku ppaaka nkadde.

Ba Crime Preventers abaatendekebwa Police okugiyambako  mu kukuuma obutebenkevu  naddala mu biseera by’akalulu akakomekkerezebwa , bakalambidde nga baagala kuwamba kitundu ku Ppaaka nkadde okwesasuza emisaala gyabwe egitaabasasulwa Police ku mirimu gyebaakola .

Radio Simba ebaguddeko nga bapanga kuwamba ekitundu kino ekirina bannayini kyo ate oluvannyuma nebagugulana bokka na bokka  .

 

Leave a Reply