Omubaka Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM David Kabanda akiikirira Kasambya County avuddeyo; “Kyanaku nti ba RDC bangi basuuliddwa kuba babadde tebasobola kuweza nguzi eyabasabiddwa abakungu okuva mu Minisitule evunaanyizibwa ku nsonga za Pulezidenti ekulirwa Milly Babalanda Babirye. Mukitegeere nti buli omu yabadde alina okuwa enguzi yabukadde 20 okusobola okusigaza ekigo kye. Kyanaku!